prev

Abasa

next

external-link copy
1 : 80

عَبَسَ وَتَوَلَّىٰٓ

Nabbi Muhammad azze emitaafu, n’akyuka emabega. info
التفاسير: |

external-link copy
2 : 80

أَن جَآءَهُ ٱلۡأَعۡمَىٰ

Olwamuzibe okujja jaali. info
التفاسير: |

external-link copy
3 : 80

وَمَا يُدۡرِيكَ لَعَلَّهُۥ يَزَّكَّىٰٓ

Naye ki ki ekikumanyisa ob'olyawo muzibe oyo aneetukuza. info
التفاسير: |

external-link copy
4 : 80

أَوۡ يَذَّكَّرُ فَتَنفَعَهُ ٱلذِّكۡرَىٰٓ

Oba anebulilira okwebuulira nekumugasa. info
التفاسير: |

external-link copy
5 : 80

أَمَّا مَنِ ٱسۡتَغۡنَىٰ

Naye ate oyo eyeegaggawaza nga yeematira. info
التفاسير: |

external-link copy
6 : 80

فَأَنتَ لَهُۥ تَصَدَّىٰ

Ate ggwe gwe weemalira? info
التفاسير: |

external-link copy
7 : 80

وَمَا عَلَيۡكَ أَلَّا يَزَّكَّىٰ

Bw’ateetukuza kiki ekinaakubaako? info
التفاسير: |

external-link copy
8 : 80

وَأَمَّا مَن جَآءَكَ يَسۡعَىٰ

Naye oyo akujjidde ng’ayanguwa (muzibe). info
التفاسير: |

external-link copy
9 : 80

وَهُوَ يَخۡشَىٰ

Era ng’atya Katonda. info
التفاسير: |

external-link copy
10 : 80

فَأَنتَ عَنۡهُ تَلَهَّىٰ

Ate ggwe gw’otofaako. info
التفاسير: |

external-link copy
11 : 80

كَلَّآ إِنَّهَا تَذۡكِرَةٞ

Nedda si bwe kyandibadde, mazima yyo (Qur'ani) kya kwe buulirira. info
التفاسير: |

external-link copy
12 : 80

فَمَن شَآءَ ذَكَرَهُۥ

Oyo aba ayagadde yeebulirira nayo. info
التفاسير: |

external-link copy
13 : 80

فِي صُحُفٖ مُّكَرَّمَةٖ

Eri mu biwandiiko eby’ekitiibwa ennyo. info
التفاسير: |

external-link copy
14 : 80

مَّرۡفُوعَةٖ مُّطَهَّرَةِۭ

Ebisitufu era ebitukuvu. info
التفاسير: |

external-link copy
15 : 80

بِأَيۡدِي سَفَرَةٖ

Qur'an eri mu mikono ja Babalayika abawandiisi. info
التفاسير: |

external-link copy
16 : 80

كِرَامِۭ بَرَرَةٖ

Ab'ebitiibwa, abagoonvu. info
التفاسير: |

external-link copy
17 : 80

قُتِلَ ٱلۡإِنسَٰنُ مَآ أَكۡفَرَهُۥ

Omuntu yakolimirwa, ki ki ddala ekimuwakanyisa Allah katonda we? info
التفاسير: |

external-link copy
18 : 80

مِنۡ أَيِّ شَيۡءٍ خَلَقَهُۥ

Omuntu talaba kintu ki Allah mwe yamutonda? info
التفاسير: |

external-link copy
19 : 80

مِن نُّطۡفَةٍ خَلَقَهُۥ فَقَدَّرَهُۥ

Yamutonda mu mazzi (e nkwaso) mwe yamutonda n'amugerera byonna ebiri mutuukako. info
التفاسير: |

external-link copy
20 : 80

ثُمَّ ٱلسَّبِيلَ يَسَّرَهُۥ

Oluvanyuma n’amwanguyiza ekkubo ly’okuzaalibwa info
التفاسير: |

external-link copy
21 : 80

ثُمَّ أَمَاتَهُۥ فَأَقۡبَرَهُۥ

Bw’amala n’amutta era n’aziikibwa mu kabbuli. info
التفاسير: |

external-link copy
22 : 80

ثُمَّ إِذَا شَآءَ أَنشَرَهُۥ

Oluvanyuma alimuzuukiza bwaliba ayagadde (Allah). info
التفاسير: |

external-link copy
23 : 80

كَلَّا لَمَّا يَقۡضِ مَآ أَمَرَهُۥ

Wabula omuntu tatuukiriza ebyo Katonda by’amulagira okukola. info
التفاسير: |

external-link copy
24 : 80

فَلۡيَنظُرِ ٱلۡإِنسَٰنُ إِلَىٰ طَعَامِهِۦٓ

Omuntu ateekwa okutunuulira by’alya emitendera jebiyitamu. info
التفاسير: |

external-link copy
25 : 80

أَنَّا صَبَبۡنَا ٱلۡمَآءَ صَبّٗا

Mazima ffe tufuukirira amazzi olufukirira olusaanidde. info
التفاسير: |

external-link copy
26 : 80

ثُمَّ شَقَقۡنَا ٱلۡأَرۡضَ شَقّٗا

Oluvanyuma netulyoka twaasa ettaka olwaasa olusaanira ebimera. info
التفاسير: |

external-link copy
27 : 80

فَأَنۢبَتۡنَا فِيهَا حَبّٗا

Olwono ne tumeza mu lyo empeke. info
التفاسير: |

external-link copy
28 : 80

وَعِنَبٗا وَقَضۡبٗا

N'emizabbibu n’ebimera ebizimba omubiri. info
التفاسير: |

external-link copy
29 : 80

وَزَيۡتُونٗا وَنَخۡلٗا

N’emizayituni n’emitende. info
التفاسير: |

external-link copy
30 : 80

وَحَدَآئِقَ غُلۡبٗا

N’ennimiro ezisaakaatidde. info
التفاسير: |

external-link copy
31 : 80

وَفَٰكِهَةٗ وَأَبّٗا

N’ebibala n’omuddo oguliibwako e bisolo. info
التفاسير: |

external-link copy
32 : 80

مَّتَٰعٗا لَّكُمۡ وَلِأَنۡعَٰمِكُمۡ

Bibagase n’ebisolo bya mwe. info
التفاسير: |

external-link copy
33 : 80

فَإِذَا جَآءَتِ ٱلصَّآخَّةُ

Naye okuboggola bwe kuliba kuzze. info
التفاسير: |

external-link copy
34 : 80

يَوۡمَ يَفِرُّ ٱلۡمَرۡءُ مِنۡ أَخِيهِ

Olunaku olwo omuntu lwalidduka mugandawe, info
التفاسير: |

external-link copy
35 : 80

وَأُمِّهِۦ وَأَبِيهِ

Nemaama we, nekitaawe. info
التفاسير: |

external-link copy
36 : 80

وَصَٰحِبَتِهِۦ وَبَنِيهِ

Nemukyala we, n’abaana be. info
التفاسير: |

external-link copy
37 : 80

لِكُلِّ ٱمۡرِيٕٖ مِّنۡهُمۡ يَوۡمَئِذٖ شَأۡنٞ يُغۡنِيهِ

Buli muntu ku lunaku olwo ajja kuba ku nsonga emukwatako yekka. info
التفاسير: |

external-link copy
38 : 80

وُجُوهٞ يَوۡمَئِذٖ مُّسۡفِرَةٞ

Ebyenyi ebimu ku lunaku olwo bigenda kuba byakaayakana. info
التفاسير: |

external-link copy
39 : 80

ضَاحِكَةٞ مُّسۡتَبۡشِرَةٞ

Nga biriko akamwenyumwenyu, nga bisanyufu. info
التفاسير: |

external-link copy
40 : 80

وَوُجُوهٞ يَوۡمَئِذٍ عَلَيۡهَا غَبَرَةٞ

Ate ebyenyi ebirala bigenda kuba nga bigubye. info
التفاسير: |
prev

Abasa

next