next

Bakarah

prev

1 : 2

الٓمٓ

Alif Laam Miim. info
التفاسير: |

2 : 2

ذَٰلِكَ ٱلۡكِتَٰبُ لَا رَيۡبَۛ فِيهِۛ هُدٗى لِّلۡمُتَّقِينَ

Ekitabo ekyo (Kulaani) tekiriimu kubuusabuusa wabula bulunngamu eri abo abatya Katonda. info
التفاسير: |

3 : 2

ٱلَّذِينَ يُؤۡمِنُونَ بِٱلۡغَيۡبِ وَيُقِيمُونَ ٱلصَّلَوٰةَ وَمِمَّا رَزَقۡنَٰهُمۡ يُنفِقُونَ

Abo abakkiriza ebitalabikako ne bayimirizaawo esswala, era ne bawaayo mw'ebyo byetubagabirira. info
التفاسير: |

4 : 2

وَٱلَّذِينَ يُؤۡمِنُونَ بِمَآ أُنزِلَ إِلَيۡكَ وَمَآ أُنزِلَ مِن قَبۡلِكَ وَبِٱلۡأٓخِرَةِ هُمۡ يُوقِنُونَ

Era b’ebo abakkiriza ebyakussibwako n'ebyo ebyassibwa ku Babaka abaakusooka, era nga bakakasa Olunaku lw'Enkomerero. info
التفاسير: |

5 : 2

أُوْلَٰٓئِكَ عَلَىٰ هُدٗى مِّن رَّبِّهِمۡۖ وَأُوْلَٰٓئِكَ هُمُ ٱلۡمُفۡلِحُونَ

Abo be bali ku bulunngamu okuva eri Omulezi Waabwe (Allah), era abo be b'okwesiima . info
التفاسير: |
next

Bakarah

prev
:
0:00 0:00