prev

Waki-a

next

external-link copy
1 : 56

إِذَا وَقَعَتِ ٱلۡوَاقِعَةُ

Ekiseera ekitaliimu kubuusabuusa bwe kirituuka. info
التفاسير: |

external-link copy
2 : 56

لَيۡسَ لِوَقۡعَتِهَا كَاذِبَةٌ

Okutuuka kwakyo tekuliimu kubuusabuusa. info
التفاسير: |

external-link copy
3 : 56

خَافِضَةٞ رَّافِعَةٌ

Kirikakkanya (abeeyisa obubi era) kirisitula (abeeyisa obulungi). info
التفاسير: |

external-link copy
4 : 56

إِذَا رُجَّتِ ٱلۡأَرۡضُ رَجّٗا

Ensi bwe rikankanyizibwa olukankana. info
التفاسير: |

external-link copy
5 : 56

وَبُسَّتِ ٱلۡجِبَالُ بَسّٗا

N'ensozi nezimerengulwa olumerengulwa. info
التفاسير: |

external-link copy
6 : 56

فَكَانَتۡ هَبَآءٗ مُّنۢبَثّٗا

Olwo nno nezifuuka enfuufu efumuuka. info
التفاسير: |

external-link copy
7 : 56

وَكُنتُمۡ أَزۡوَٰجٗا ثَلَٰثَةٗ

Era mmwe nemuba emitendera esatu. info
التفاسير: |

external-link copy
8 : 56

فَأَصۡحَٰبُ ٱلۡمَيۡمَنَةِ مَآ أَصۡحَٰبُ ٱلۡمَيۡمَنَةِ

Olwo nno newabaawo ogwa ba nannyini mukono ogwa ddyo, yye omanyi okubeera ku mukono ogwaddyo kye kitegeeza?. info
التفاسير: |

external-link copy
9 : 56

وَأَصۡحَٰبُ ٱلۡمَشۡـَٔمَةِ مَآ أَصۡحَٰبُ ٱلۡمَشۡـَٔمَةِ

Era newabaawo n’ogwa ba nannyini mukono ogwa kkono, yye omanyi okubeera ku mukono ogwa kkono kye kitegeeza?. info
التفاسير: |

external-link copy
10 : 56

وَٱلسَّٰبِقُونَ ٱلسَّٰبِقُونَ

Newabaawo n’ogwabo abaakulembera, abalikulembera mu buli kimu. info
التفاسير: |

external-link copy
11 : 56

أُوْلَٰٓئِكَ ٱلۡمُقَرَّبُونَ

Abo be bo kusembezebwa (ewa Katonda). info
التفاسير: |

external-link copy
12 : 56

فِي جَنَّٰتِ ٱلنَّعِيمِ

Nga bali mu jjana ez'ebyengera. info
التفاسير: |

external-link copy
13 : 56

ثُلَّةٞ مِّنَ ٱلۡأَوَّلِينَ

Bangi mu bibiina ebyasooka. info
التفاسير: |

external-link copy
14 : 56

وَقَلِيلٞ مِّنَ ٱلۡأٓخِرِينَ

Nabatono mu kibiina kya bantu abenkomerero (abekibiina kya Nabbi Muhammadi). info
التفاسير: |

external-link copy
15 : 56

عَلَىٰ سُرُرٖ مَّوۡضُونَةٖ

(Balibeera) ku bitanda ebyakolebwa mu zzaabu n'amayinja amalala agomuwendo. info
التفاسير: |

external-link copy
16 : 56

مُّتَّكِـِٔينَ عَلَيۡهَا مُتَقَٰبِلِينَ

Baliba bagalamidde ku byo nga boolekaganye (nga banyumya). info
التفاسير: |
prev

Waki-a

next