prev

Al–Inshikak

next

external-link copy
1 : 84

إِذَا ٱلسَّمَآءُ ٱنشَقَّتۡ

Eggulu bwe liryeyasaamu. info
التفاسير: |

external-link copy
2 : 84

وَأَذِنَتۡ لِرَبِّهَا وَحُقَّتۡ

Ne ligondera ekiragiro kya Mukama waalyo, era nga bwe kyandibadde. info
التفاسير: |

external-link copy
3 : 84

وَإِذَا ٱلۡأَرۡضُ مُدَّتۡ

Ensi bw'eriseeteezebwa. info
التفاسير: |

external-link copy
4 : 84

وَأَلۡقَتۡ مَا فِيهَا وَتَخَلَّتۡ

N'ewandula ebigirimu n'esigala nga njereere. info
التفاسير: |

external-link copy
5 : 84

وَأَذِنَتۡ لِرَبِّهَا وَحُقَّتۡ

Negondera ekiragiro kya Mukama waalyo, era nga bwe kyandibadde. info
التفاسير: |

external-link copy
6 : 84

يَٰٓأَيُّهَا ٱلۡإِنسَٰنُ إِنَّكَ كَادِحٌ إِلَىٰ رَبِّكَ كَدۡحٗا فَمُلَٰقِيهِ

Owange ggwe omuntu! Otakabana olutakabana (okukola e mirimu) ng'odda eri omulezi wo. Era oli wakumusisinkana. info
التفاسير: |

external-link copy
7 : 84

فَأَمَّا مَنۡ أُوتِيَ كِتَٰبَهُۥ بِيَمِينِهِۦ

Kale nno omuntu aliweebwa ekitabo kye mu mukono gwe ogwa ddyo. info
التفاسير: |

external-link copy
8 : 84

فَسَوۡفَ يُحَاسَبُ حِسَابٗا يَسِيرٗا

Agenda kubalibwa olubala olwangu. info
التفاسير: |

external-link copy
9 : 84

وَيَنقَلِبُ إِلَىٰٓ أَهۡلِهِۦ مَسۡرُورٗا

Era ajja kudda eri banne nga musanyufu. info
التفاسير: |

external-link copy
10 : 84

وَأَمَّا مَنۡ أُوتِيَ كِتَٰبَهُۥ وَرَآءَ ظَهۡرِهِۦ

Naye oyo aliweebwa ekitabokye e mabega w'omugongogwe. info
التفاسير: |

external-link copy
11 : 84

فَسَوۡفَ يَدۡعُواْ ثُبُورٗا

Agenda kukuba e biwoobe. info
التفاسير: |

external-link copy
12 : 84

وَيَصۡلَىٰ سَعِيرًا

Era wakwesonkeka omuliro Sa-iira. info
التفاسير: |

external-link copy
13 : 84

إِنَّهُۥ كَانَ فِيٓ أَهۡلِهِۦ مَسۡرُورًا

Kubanga yabeeranga (ku nsi) mu bantube nga musanyufu (mu ng'ajemera amateeka ga Mukama Katonda). info
التفاسير: |

external-link copy
14 : 84

إِنَّهُۥ ظَنَّ أَن لَّن يَحُورَ

Mazima Dala yalowooza nti tagenda kuzuukira. info
التفاسير: |

external-link copy
15 : 84

بَلَىٰٓۚ إِنَّ رَبَّهُۥ كَانَ بِهِۦ بَصِيرٗا

So ng'ate mazima Dala Katondawe (omuleziwe) yalinga amulaba. info
التفاسير: |

external-link copy
16 : 84

فَلَآ أُقۡسِمُ بِٱلشَّفَقِ

Ndayira ekire ekimyufu (ekibaawo ng'enjuba yakagwa). info
التفاسير: |

external-link copy
17 : 84

وَٱلَّيۡلِ وَمَا وَسَقَ

Era ndayira n'ekiro n'ebyo bye kikungaanya. info
التفاسير: |

external-link copy
18 : 84

وَٱلۡقَمَرِ إِذَا ٱتَّسَقَ

Era ndayira omwezi bwe guba gujjudde. info
التفاسير: |

external-link copy
19 : 84

لَتَرۡكَبُنَّ طَبَقًا عَن طَبَقٖ

Mujja kukyusibwakyusibwa (mu mbeera za mmwe nga muva mu mbeera okudda ku ndala). info
التفاسير: |

external-link copy
20 : 84

فَمَا لَهُمۡ لَا يُؤۡمِنُونَ

Naye lwaki tebakkiriza! info
التفاسير: |

external-link copy
21 : 84

وَإِذَا قُرِئَ عَلَيۡهِمُ ٱلۡقُرۡءَانُ لَا يَسۡجُدُونَۤ۩

Ne qur'an bwe basomerwa tebavunnama. info
التفاسير: |

external-link copy
22 : 84

بَلِ ٱلَّذِينَ كَفَرُواْ يُكَذِّبُونَ

Wabula e nsonga ebagaana okuvunnama lwakuba nti abatakkiriza Allah n'omubaka we balimbisa qur'an. info
التفاسير: |

external-link copy
23 : 84

وَٱللَّهُ أَعۡلَمُ بِمَا يُوعُونَ

Ate nga Allah amannyidde ddala bye bakweka (mu mitima jabwe). info
التفاسير: |

external-link copy
24 : 84

فَبَشِّرۡهُم بِعَذَابٍ أَلِيمٍ

Basanyuse n'ebibonerezo ebiruma. info
التفاسير: |
prev

Al–Inshikak

next