external-link copy
87 : 21

وَذَا ٱلنُّونِ إِذ ذَّهَبَ مُغَٰضِبٗا فَظَنَّ أَن لَّن نَّقۡدِرَ عَلَيۡهِ فَنَادَىٰ فِي ٱلظُّلُمَٰتِ أَن لَّآ إِلَٰهَ إِلَّآ أَنتَ سُبۡحَٰنَكَ إِنِّي كُنتُ مِنَ ٱلظَّٰلِمِينَ

Era (jjukira) ekyafaayo kya nnannyini (kumiribwa) kyennyanja (Yunusu) bwe yagenda nga musunguwavu n'alowooza nti tetugenda kumusobola, ate bwe yamala okubeera mu kizikiza yakoowoola nti tewali kisinzibwa mu butuufu okuggyako Ggwe, wasukkuluma (Mukama Wange) mazima nze mbadde mu beeyisa obubi. info
التفاسير: |
prev

Al Anbiy’a

next