prev

Al-Alak

next

external-link copy
1 : 96

ٱقۡرَأۡ بِٱسۡمِ رَبِّكَ ٱلَّذِي خَلَقَ

Soma ng'otandika ne linnya ly'omulezi wo oyo eyatonda (buli kintu). info
التفاسير: |

external-link copy
2 : 96

خَلَقَ ٱلۡإِنسَٰنَ مِنۡ عَلَقٍ

Yatonda omuntu nga amujja mu kisaayisaayi. info
التفاسير: |

external-link copy
3 : 96

ٱقۡرَأۡ وَرَبُّكَ ٱلۡأَكۡرَمُ

Soma, kuba Omulezi wo (Katonda) ye mugabi asinga. info
التفاسير: |

external-link copy
4 : 96

ٱلَّذِي عَلَّمَ بِٱلۡقَلَمِ

Oyo eyayigiriza omuntu okuwandiika n'ekkalaamu. info
التفاسير: |

external-link copy
5 : 96

عَلَّمَ ٱلۡإِنسَٰنَ مَا لَمۡ يَعۡلَمۡ

Yayigiriza omuntu ebyo (omuntu) bye yali tamanyi. info
التفاسير: |

external-link copy
6 : 96

كَلَّآ إِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ لَيَطۡغَىٰٓ

Nedda, mazima omuntu agenda n'asukka ekkomo. info
التفاسير: |

external-link copy
7 : 96

أَن رَّءَاهُ ٱسۡتَغۡنَىٰٓ

Olw’okweraba nti yeemalirira (olw’ebyo by’aba alina). info
التفاسير: |

external-link copy
8 : 96

إِنَّ إِلَىٰ رَبِّكَ ٱلرُّجۡعَىٰٓ

Mazima ddala eri Omuleziwo (Katonda) y’eri obuddo. info
التفاسير: |

external-link copy
9 : 96

أَرَءَيۡتَ ٱلَّذِي يَنۡهَىٰ

Olabye omuntu aziyiza info
التفاسير: |

external-link copy
10 : 96

عَبۡدًا إِذَا صَلَّىٰٓ

(Agaana) omuddu wa Katonda bw’aba ng'asaala. info
التفاسير: |

external-link copy
11 : 96

أَرَءَيۡتَ إِن كَانَ عَلَى ٱلۡهُدَىٰٓ

Olaba otya gwebagaana singa aba kubulungamu info
التفاسير: |

external-link copy
12 : 96

أَوۡ أَمَرَ بِٱلتَّقۡوَىٰٓ

Oba nga alagirwa abantu okutya Allah. info
التفاسير: |
prev

Al-Alak

next