prev

Al-Mutwaffifiin

next

1 : 83

وَيۡلٞ لِّلۡمُطَفِّفِينَ

Okuzikirira kuli ku abo abakendeeza ebipimo. info
التفاسير: |

2 : 83

ٱلَّذِينَ إِذَا ٱكۡتَالُواْ عَلَى ٱلنَّاسِ يَسۡتَوۡفُونَ

Abo nga bwebaba nga beebapimirwa, basaba ebipimo byabwe bijjuzibwe. info
التفاسير: |

3 : 83

وَإِذَا كَالُوهُمۡ أَو وَّزَنُوهُمۡ يُخۡسِرُونَ

So nga bo bwe baba nga be babapima era nga bebalenga abantu abalala, oba be bapima, bakendeeza ebipimo byabwe. info
التفاسير: |

4 : 83

أَلَا يَظُنُّ أُوْلَٰٓئِكَ أَنَّهُم مَّبۡعُوثُونَ

Abaffe tebakakasa nti mazima ddala baakuzuukizibwa. info
التفاسير: |
prev

Al-Mutwaffifiin

next
:
0:00 0:00