next

Al-Laili

prev

1 : 92

وَٱلَّيۡلِ إِذَا يَغۡشَىٰ

Ndayira ekiro bwe kiba kibisse (ensi). info
التفاسير: |

2 : 92

وَٱلنَّهَارِ إِذَا تَجَلَّىٰ

Ndayira n'obudde bwemisana bwe buba nga bwetadde. info
التفاسير: |

3 : 92

وَمَا خَلَقَ ٱلذَّكَرَ وَٱلۡأُنثَىٰٓ

Ndayira oyo eyatonda ebintu ebisajja n’ebikazi. info
التفاسير: |

4 : 92

إِنَّ سَعۡيَكُمۡ لَشَتَّىٰ

Mazima dala okulafuubana kwa mwe si kwe kumu. info
التفاسير: |

5 : 92

فَأَمَّا مَنۡ أَعۡطَىٰ وَٱتَّقَىٰ

Nabwekityo omuntu awaayo ekintu kyonna ng’atya Katonda. info
التفاسير: |

6 : 92

وَصَدَّقَ بِٱلۡحُسۡنَىٰ

Nakkiriza ebirungi. (ebiva mu kukkiriza Katonda). info
التفاسير: |

7 : 92

فَسَنُيَسِّرُهُۥ لِلۡيُسۡرَىٰ

Tujja kumwanguyiza ekubo erimutuusa eri obwangu. info
التفاسير: |

8 : 92

وَأَمَّا مَنۢ بَخِلَ وَٱسۡتَغۡنَىٰ

Naye oyo akodowala ne yeegaggasa (ng’alowooza nti ebiri ewa Katonda tabyetaaga). info
التفاسير: |

9 : 92

وَكَذَّبَ بِٱلۡحُسۡنَىٰ

N’alimbisa obubaka obwakkira ku Nabbi Muhammad. info
التفاسير: |
next

Al-Laili

prev
:
0:00 0:00