د قرآن کریم د معناوو ژباړه - لوګندي ژباړه - د افریقا پرمختیایي بنسټ

next

Al-Insan

prev

1 : 76

هَلۡ أَتَىٰ عَلَى ٱلۡإِنسَٰنِ حِينٞ مِّنَ ٱلدَّهۡرِ لَمۡ يَكُن شَيۡـٔٗا مَّذۡكُورًا

Omuntu tajjukira nti waayitawo ekiseera kinene nga tayogerwako (nga tannatondebwa). info
التفاسير: |

2 : 76

إِنَّا خَلَقۡنَا ٱلۡإِنسَٰنَ مِن نُّطۡفَةٍ أَمۡشَاجٖ نَّبۡتَلِيهِ فَجَعَلۡنَٰهُ سَمِيعَۢا بَصِيرًا

Mazima Ffe twatonda omuntu nga ava mu kwetabula kw'amazzi (ag'omusajja n'omukazi) nga tumugezesa mu bulamu bwe. Kye twava tumuwa okuwulira n'okulaba. info
التفاسير: |

3 : 76

إِنَّا هَدَيۡنَٰهُ ٱلسَّبِيلَ إِمَّا شَاكِرٗا وَإِمَّا كَفُورًا

Mazima ddala twamulaga ekkubo, kiri gy'ali yeebaze asinze Katonda Omu oba ajeeme awakanye. info
التفاسير: |

4 : 76

إِنَّآ أَعۡتَدۡنَا لِلۡكَٰفِرِينَ سَلَٰسِلَاْ وَأَغۡلَٰلٗا وَسَعِيرًا

Mazima ddala abatakkiriza Allah n'Ababaka be twabategekera enjegere n'amakoligo n'Omuliro ogutuntumuka. info
التفاسير: |

5 : 76

إِنَّ ٱلۡأَبۡرَارَ يَشۡرَبُونَ مِن كَأۡسٖ كَانَ مِزَاجُهَا كَافُورًا

Mazima abakozi b'obulungi bagenda kunywa ekyokunywa nga kitabuddwamu kaafuura. info
التفاسير: |
next

Al-Insan

prev
:
0:00 0:00